Mu mpaka z'Omupiira gw'Amasaza
- baanabakintucultur
- Sep 10, 2024
- 1 min read
Mu mpaka z'Omupiira gw'Amasaza, omutendera gw'ebibinja gukomekkerezeddwa olwaleero. Amasaza 8 geesozze omutendera ogukulembera oguddirira ogw'akamalirizo.
1. Buddu
2. Kyaddondo
3. Busujju
4. Kabula
5. Buweekula
6. Ssingo
7. Mawokota
8. Kyaggwe
Comments